Uganda

Omuyimbi wa kadongokamu alaajanidde abazirakisa

By Musasi wa Bukedde

Omuyimbi wa kadongokamu, Junior Jemba omutuuze w'e Nabweru- Kibwa ali mukutya Oluvanyuma lwa landiroodi okumulaalika okumugoba lwa lenti kyokka nga n'ekyokulya kimubuze ate ng'ali ku ddagala lya ARVs.

Dscn9598 703x422

BYA STEVEN KIRAGGA

Omuyimbi wa kadongokamu, Junior Jemba omutuuze w'e Nabweru- Kibwa ali mukutya Oluvanyuma lwa landiroodi okumulaalika okumugoba lwa lenti kyokka nga n'ekyokulya kimubuze ate ng'ali ku ddagala lya ARVs.

Jemba eyayatiikirira ennyo olw'oluyimba lw'ebyobulimi olwa "enjala eruma" mu pulojekiti ya Gen. Saleh okutumbula ebyobulimi.

Ono agamba nti afubye okutuukirira abantu okumuyambako wabula nga bonna bamwesamba olw'embeera gy'alimu.

Yagasseeko nti landiroodi amulaliise okumugoba munju kyokka nga ne ssente z'okugula emmere kwanamiriira eddagala taziraba.

Yawanjagidde bayimbi banne okukomya okumusosola wabula bamuddukiriire mungeri yonna esobooka asoboole okubeera mu bulamu obweyagaza.

Football news:

Ole Gunnar Solskjaer: I Think it was a penalty against Aston Villa
Philadelphia played in t-shirts with the names of black people who died at the hands of the police
Kompany tries everything at Anderlecht: he coached without a license (terrible), played 15 matches and invested 3 million euros in the club
Aston Villa coach on Manchester United penalty: A shameful decision
Paul Pogba: Winning the Europa League and the FA Cup are two of Manchester United's goals for this season
Manchester United's first ever Premier League win 4 consecutive games with a difference at least 3 goals
Brunu has scored 7 (4+3) points in his last 3 games for Manchester United